Skip to content

info@example.com

Treasure Hymns – Luganda

  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page

OLUYIMBA 157: MUJJE MWEBAZE MUKAMA Lyrics

  1. Home   »  
  2. OLUYIMBA 157: MUJJE MWEBAZE MUKAMA Lyrics

OLUYIMBA 157: MUJJE MWEBAZE MUKAMA Lyrics

December 9, 2025 treasurehymnsEnjatula Luganda Anglican Hymns

Luganda Anglican Hymn OLUYIMBA 157: MUJJE MWEBAZE MUKAMA Lyrics

 

OLUYIMBA 157: MUJJE MWEBAZE MUKAMA
1
MUJJE mwebaze Mukama,
Mwenna be yalokola;
Mwolese-ekitiibwa ky’oyo
Eyatonda ffe fenna.
Okuva-edda n’edda lyonna
Ye yabeerera yekka.

2
Ennyanja nga tennabaawo
Newankubadde ensi,
Yesu Mwana wa Katonda
Ye yakkiriza-okufa,
Alyoke-atununule ffe
Mu bibi byaffe byonna.

3
Kaakano eyo mu ggulu
Atulongoosereza
Ebifo-eby’okubeeramu
Buliio mu maaso ge.
Mu nsi tulina ennaku,
Eri ssanyu jjereere.

4
Bonna bamutendereza
Mu ggulu-era-ne mu nsi,
Bamalayika n’abantu
Bamugulumiza nnyo.
Katonda wa bakatonda
Kkiriza-ettendo lyaffe.

Post navigation

Previous: OLUYIMBA 156: EWALA MU GGULU Lyrics
Next: OLUYIMBA 158: MUKAMA WAFFE-OW’OBULAMU! Lyrics

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Hymns You May Like

  • Hymn 32 Nsanyukira Nnyo Okuyimba Lyrics
  • OLUYIMBA 163: TETWAKULABA BWE WAJJA Lyrics
  • Hymn 166 Tusanyuke Yesu Ajja Lyrics
  • OLUYIMBA 199: TUKWEBAZA KITAFFE Lyrics
  • Hymn 7 Mukama Gwe Ekifo Kyaffe Lyrics
  • OLUYIMBA 168: YESU ALIFUGA WONNA Lyrics
  • Hymn 91 Beera Nange Lyrics
  • Hymn 186 Mujje Nga Mweterereka Lyrics
  • OLUYIMBA 389: KATONDA BYASIMA YE BIRIKOLERWA DALA Lyrics
  • OLUYIMBA 373: OMWANA WO NKUKOOWOOLA Lyrics
  • OLUYIMBA 155: YESU,TOTEGEEREKEKA Lyrics
  • Hymn 158 Kiseera Ki Ekisigadde? Lyrics
  • OLUYIMBA 137: ABANTU BONNA AB’ENSI Lyrics
  • OLUYIMBA 98: AYI YESU GGWE ATUDDE Lyrics
  • OLUYIMBA 270: YESU KINO KYE NJAGALA Lyrics
  • OLUYIMBA 117: TUSANYUSE-OKUJJA MU MAASO GO Lyrics
  • Hymn 159 Kya Ssanyu Omutambuze Lyrics
  • Hymn 15 Yesu Alifuga Wonna Lyrics
  • OLUYIMBA 132: EKITIIBWA KIBE WAGGULU Lyrics
  • Hymn 41 Omwoyo Omutukuvu Lyrics
  • OLUYIMBA 347: EBINY(U) EBIRUNGI (E)NNYO Lyrics
  • OLUYIMBA 115: OMUSUMBA-OMULUNGI Lyrics
  • OLUYIMBA 227: BULIJJO TUTENDEREZA Lyrics
  • Hymn 74 Ggwe Omukuumi Mbuulira Lyrics
  • Hymn 135 Kye Kiseera Ky’okusaba Lyrics
  • OLUYIMBA 243: MUJJE MWENNA-ABAKOOYE Lyrics
  • Hymn 80 Tuwe Omuliro Ogwo Lyrics
  • OLUYIMBA 368: AMAZE-OMULIMU GWE Lyrics
  • Hymn 162 Essuubi Lya Ssanyu Lyrics
  • OLUYIMBA 245: MUJJE MWENNA,MUJJE GYE NDI Lyrics
  • OLUYIMBA 52: MU KISIBO KY’ENTE-E BEESIREKEMU Lyrics
  • OLUYIMBA 38: ABASUMBA BAALI BAKUUMA Lyrics
  • Hymn 128 Bwe Tuba Ne Yesu Lyrics
  • OLUYIMBA 72: TULI BOONOONYI DDALA Lyrics
  • OLUYIMBA 123: MUJJE MUWEEBWE EKIJUKIZO Lyrics
  • OLUYIMBA 86: ALERUUYA! ALERUUYA! ALEERUYA! Lyrics
  • OLUYIMBA 324: OMUZIRA YENNA Lyrics
  • Hymn 39 Emikisa Gyo Mukama Lyrics
  • OLUYIMBA 50: LABA OMWANA MU KIRAALO-OMU Lyrics
  • Hymn 29 Ggwe Yesu Omulokozi Lyrics
  • OLUYIMBA 65: OTUBEERE MMUNYEENYE ENNUNGI Lyrics
  • Hymn 160 Abatukuvu Mulabe Lyrics
  • OLUYIMBA 269: OMUYAGA GWALI GUWUUMA Lyrics
  • OLUYIMBA 17: NGA TEBUNNABA KUZIBA Lyrics
  • OLUYIMBA 254: TEMUSOOKANGA KUNOONYA Lyrics
  • Hymn 138 Nnakugoberera Yesu Lyrics
  • OLUYIMBA 386: OMUTUKUVU OMUTUKUVU Lyrics
  • OLUYIMBA 241: YESU ABAKKIRIZA Lyrics
  • OLUYIMBA 284: SIYINZA N’AKATONO Lyrics
  • OLUYIMBA 56: EKISEERA KYE KITUUSE Lyrics

Archives

  • December 2025

Categories

  • Enjatula Luganda Anglican Hymns
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns
  • Uncategorized
Proudly powered by WordPress | Theme: goldy-mex by inverstheme.
Go to mobile version