Skip to content

info@example.com

Treasure Hymns – Luganda

  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page

Hymn 75 Omusingi Gwaffe Munywevu Lyrics

  1. Home   »  
  2. Hymn 75 Omusingi Gwaffe Munywevu Lyrics

Hymn 75 Omusingi Gwaffe Munywevu Lyrics

December 9, 2025 treasurehymnsEnyimba za Kristo Luganda Sda Hymns

Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns Hymn 75 Omusingi Gwaffe Munywevu Lyrics

 

1
Omusingi gwaffe munywe-vu ddala,-
Kye kigambo kya- Yes(u) ekitukuvu;
Kituukirivu so tekya-bulako,–.
[Fuula-nga Yesu ekidddu-kiro kyo.-]x2

2
Bw’onoyitanga mu nnyanja- totyanga,-
Mu migg(a) egy’enna-ku tewekanganga:
Kubanga nnaabeeranga wa-mu naawe,–
[Nnaaku-wonyanga mu nnaku zo- zonna.-]x2

3
“Mu bikemo ebiri mu- kkubo lyo,-
Ekisa kyange- kinakuyambanga;
Tebigenda kukukola-ko kabi,–
[Naye olivaamu ng’olongo-sebbwa.-]x2

4
Omuntu bwe yenywereza- ku Yesu,-
Alimuwonya- (a)balabe bonna,
Ne mu magye gonna ag’o-mulabe,-
[Tage-nda kumuleka n’a-katono.]x2

Post navigation

Previous: Hymn 74 Ggwe Omukuumi Mbuulira Lyrics
Next: Hymn 76 Ggwe Omwana wa Yesu Lyrics

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Hymns You May Like

  • Hymn 65 Kale Eggye Yesu Lyrics
  • OLUYIMBA 274: SIYINZA,AYI-OMULOKOZI Lyrics
  • OLUYIMBA 191: MWENNA MUSANYUKE Lyrics
  • Hymn 61 Nina Mukwano Gwange Lyrics
  • Hymn 99 Mujje Mwenna Abakooye Lyrics
  • Hymn 39 Emikisa Gyo Mukama Lyrics
  • OLUYIMBA 139: BAMALAYIKA BAYIMBA Lyrics
  • Hymn 223 Mukama Omuyaga Mungi Lyrics
  • OLUYIMBA 299: YESU WANFIIRIRA MU KWAGALA KWO Lyrics
  • OLUYIMBA 90: YASULA MU NTAANA, MUKAMA WAFFE Lyrics
  • OLUYIMBA 159: MU MAASO GA YESU ABALOKOLE Lyrics
  • Hymn 211 Eyazaawa Azaawuse Lyrics
  • OLUYIMBA 25: KITAFFE TWEWAAYO Lyrics
  • OLUYIMBA 146: KA TUMUSINZE,KATONDA WAFFE Lyrics
  • OLUYIMBA 149: OKWOLESEBWA KULUNGI Lyrics
  • OLUYIMBA 244: GGWE OKOOYE-,ONAFUWADDE- Lyrics
  • Hymn 136 Kwata Omukono Gwange Lyrics
  • OLUYIMBA 303: SIRIIKO KYE MPOZA,YESU Lyrics
  • OLUYIMBA 306: OTULUMGGAMYE,MUKAMA WAFFE Lyrics
  • OLUYIMBA 310: AYI KATONDA,ONNUMGGAMYE Lyrics
  • OLUYIMBA 399: MMWE-ABANTU MU MUMUWULIRE Lyrics
  • OLUYIMBA 263: MUKAMA-OTUYIGIRIZE Lyrics
  • SALVATION Lyrics
  • Hymn 29 Ggwe Yesu Omulokozi Lyrics
  • OLUYIMBA 345: AYI MUKAMA WAFFE Lyrics
  • Hymn 226 Mukama Omulokozi Lyrics
  • Hymn 248 Yita Abalwanyi Lyrics
  • OLUYIMBA 279: MUKAMA GGWE NGABO YAFFE Lyrics
  • OLUYIMBA 50: LABA OMWANA MU KIRAALO-OMU Lyrics
  • Hymn 168 Nga Bayita Amanya Gaffe Lyrics
  • Hymn 210 Abakunguzi Banaava Wa? Lyrics
  • OLUYIMBA 362: YESU YE ANJAGALA Lyrics
  • Hymn 215 Esisa Ekyewuunyisa Lyrics
  • OLUYIMBA 77: BWE NDOWOOZA-OMUSAALABA Lyrics
  • Hymn 164 Olunaku Olulungi Lujja Lyrics
  • Hymn 155 Mu Lugendo Lwange Lyrics
  • OLUYIMBA 46: EKIRO KYA SSEKUKKULU Lyrics
  • OLUYIMBA 356: TEMUYONOONANGA Lyrics
  • OLUYIMBA 351: KATONDA WANJAGALA Lyrics
  • OLUYIMBA 12: ENJUBA Y’OMWOYO GWANGE Lyrics
  • Hymn 222 Ka Ng’ambe Yesu Lyrics
  • OLUYIMBA 208: OBWAKABAKA BWO Lyrics
  • OLUYIMBA 55: LABA -OMWANA AZAALIDWA Lyrics
  • Hymn 72 Tunaazimba ku Lwaki Kristo Lyrics
  • Hymn 207 Okumpi Ne Katonda Lyrics
  • OLUYIMBA 326: ABANTU BA YESU ABALOKOLE Lyrics
  • OLUYIMBA 177: YESU MULOKOZI WANGE Lyrics
  • OLUYIMBA 386: OMUTUKUVU OMUTUKUVU Lyrics
  • OLUYIMBA 254: TEMUSOOKANGA KUNOONYA Lyrics
  • Hymn 117 Wanaazibwa Mu Musaayi? Lyrics

Archives

  • December 2025

Categories

  • Enjatula Luganda Anglican Hymns
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns
  • Uncategorized
Proudly powered by WordPress | Theme: goldy-mex by inverstheme.
Go to mobile version