Skip to content

info@example.com

Treasure Hymns – Luganda

  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns List
  • HOME
  • Luganda Anglican Hymns List
  • Sample Page

OLUYIMBA 99: MUMUSSEEKO-ENGULE Lyrics

  1. Home   »  
  2. OLUYIMBA 99: MUMUSSEEKO-ENGULE Lyrics

OLUYIMBA 99: MUMUSSEEKO-ENGULE Lyrics

December 9, 2025 treasurehymnsEnjatula Luganda Anglican Hymns

Luganda Anglican Hymn OLUYIMBA 99: MUMUSSEEKO-ENGULE Lyrics

 

OLUYIMBA 99: MUMUSSEEKO-ENGULE
1
MUMUSSEEKO-engule
Omwana gw’endiga;
Muwulire-amatendo ge
Agatenkanika.
Yimba mwoyo gwange,
N’amaanyi go gonna,
Oyatule Kabaka wo
Eyakufiirira.

2
Mumusseeko-engule
Omwana w’omuntu,
Yawangula-abalabe be
Abaamujeemera.
Banabbi ab’edda
Bye baamulangako,
Byonna yabituukiriza
Bwe yabeera mu nsi.

3
Mumusseeko-engule
Nnannyini kwagala,
Enkovu z’ebiwundu bye
Zonna zirabika.
Kino kya kitalo
Ekitenkanika,
-Emikono gye-emifumite
Gye gituwa-obulamu-

4
Mumusseeko-engule
Mukama w’eggulu,
Eyatuwanguza fenna
Abamweyabiza
Mununuzi waffe,
Kkiriza-ettendo lyo
-Emirembe-agitalabika
Lye giri kussaako

Post navigation

Previous: OLUYIMBA 98: AYI YESU GGWE ATUDDE Lyrics
Next: OLUYIMBA 311: OMWOYO GWANGE,WULIRA-AMALOBOOZI Lyrics

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Hymns You May Like

  • OLUYIMBA 401: TUTENDEREZA LERO Lyrics
  • OLUYIMBA 4: MUKAMA WAFFE BULIJJO Lyrics
  • OLUYIMBA 170: MUKAMA WAFFE MULOKOZI! Lyrics
  • Hymn 66 Zuukuka Ggwe Mwoyo Lyrics
  • OLUYIMBA 327: YESU MUKAMA WANGE Lyrics
  • Hymn 109 Buli Muntu Yenna Awulire Lyrics
  • OLUYIMBA 9: GY’OLI YESU TUWAAYO Lyrics
  • Hymn 71 Ggwe Omukukristaayo Tunula Lyrics
  • Hymn 230 Yogera Nange Yesu Lyrics
  • OLUYIMBA 8: GGWE MUSANA GW’OBULAMU Lyrics
  • OLUYIMBA 92: YESU OMULOKOZI Lyrics
  • Hymn 226 Mukama Omulokozi Lyrics
  • Hymn 75 Omusingi Gwaffe Munywevu Lyrics
  • OLUYIMBA 124: KABAKA-OW’EKISA,TUNUULIRA Lyrics
  • OLUYIMBA 230: SAAYUUNI MU GGULU Lyrics
  • OLUYIMBA 268: YESU EYASOOKA Lyrics
  • Hymn 180 Waliwo Ensi Ennungi Lyrics
  • OLUYIMBA 19: MULOKOZI WAFFE GWE TWAGALA Lyrics
  • OLUYIMBA 36: OBUDDE BWALI BWA TTUMBI Lyrics
  • Hymn 154 Netaaga Omulokozi Lyrics
  • OLUYIMBA 279: MUKAMA GGWE NGABO YAFFE Lyrics
  • OLUYIMBA 292: KATONDA TUKUTENDA GGWE Lyrics
  • Hymn 188 Abeebakira Mu Yesu Lyrics
  • Hymn 152 Ka Nkusemberere Lyrics
  • OLUYIMBA 87: KU LUNAKU OLUKULU Lyrics
  • OLUYIMBA 394: ABALAGUZI EDA BAVA WALA NNYO Lyrics
  • OLUYIMBA 58: ESSANYU LINGI MU GGULU Lyrics
  • Hymn 170 Sitwalibwa Bugagga Lyrics
  • OLUYIMBA 362: YESU YE ANJAGALA Lyrics
  • OLUYIMBA 98: AYI YESU GGWE ATUDDE Lyrics
  • OLUYIMBA 135: TUZZE GY’OLI,AYI KATONDA Lyrics
  • OLUYIMBA 316: OTUKULEMBERE Lyrics
  • Hymn 61 Nina Mukwano Gwange Lyrics
  • OLUYIMBA 410: BWETULISIMBIBWA AWALI YESU Lyrics
  • OLUYIMBA 77: BWE NDOWOOZA-OMUSAALABA Lyrics
  • OLUYIMBA 184: YESU OMULOKOZI Lyrics
  • OLUYIMBA 201: GGWE MUKULU WEKKA Lyrics
  • Hymn 132 Mukama Ye Musumba Lyrics
  • OLUYIMBA 336: NGA BEESIIMYE-ABAKWAGALA Lyrics
  • Hymn 87 Nga Kya Ssanyu ku Sabbiiti Lyrics
  • Hymn 2 Ka Tukusuute Lyrics
  • OLUYIMBA 289: YESU YAJJA ALOKOLE Lyrics
  • OLUYIMBA 130: YESU WAKATI MU FFE Lyrics
  • OLUYIMBA 89: ALERUUYA! ALERUUYA! ALERUUYA Lyrics
  • OLUYIMBA 264: AYI YESU MUKAMA Lyrics
  • OLUYIMBA 85: YESU EYALI MU NVUBA Lyrics
  • OLUYIMBA 57: OMWANA-E BEESIREKEMU Lyrics
  • Hymn 24 Erinnya Lya Yesu Ddungi Lyrics
  • OLUYIMBA 359: WULIRA-OKUSABA KWANGE Lyrics
  • Hymn 169 Yesu Alikungaanya Abantu Lyrics

Archives

  • December 2025

Categories

  • Enjatula Luganda Anglican Hymns
  • Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns
  • Uncategorized
Proudly powered by WordPress | Theme: goldy-mex by inverstheme.
Go to mobile version