{"id":995,"date":"2025-12-09T21:50:12","date_gmt":"2025-12-09T21:50:12","guid":{"rendered":"https:\/\/treasurehymns.com\/luganda\/2025\/12\/09\/oluyimba-407-ndidayo-mu-gulu-lyrics\/"},"modified":"2025-12-09T21:50:12","modified_gmt":"2025-12-09T21:50:12","slug":"oluyimba-407-ndidayo-mu-gulu-lyrics","status":"publish","type":"post","link":"https:\/\/treasurehymns.com\/luganda\/enjatula-luganda-anglican-hymns\/oluyimba-407-ndidayo-mu-gulu-lyrics\/","title":{"rendered":"OLUYIMBA  407: NDIDAYO MU GULU Lyrics"},"content":{"rendered":"<h2>Luganda Anglican Hymn OLUYIMBA  407: NDIDAYO MU GULU Lyrics<\/h2>\n<p>&nbsp;<\/p>\n<p>OLUYIMBA  407: NDIDAYO MU GULU<br \/>\n        Ndiddayo mu ggulu(era)<br \/>\n Ne nfuna essanyu (kuba)<br \/>\n Omulimu gwange ku nsi guliba guweddeyo<br \/>\n Ndiddayo mu ggulu:<\/p>\n<p>  1<br \/>\n Obulamu bwange ku nsi nange bwe nditwalibwa,<br \/>\n Omusana n&#8217;ekiro nga bikomye:<br \/>\n Ke kiseera ak&#8217;omuwendo n&#8217;omukisa gwa Yesu<br \/>\n Ndiddayo ewaffe.<\/p>\n<p> Ndiddayo mu ggulu(era)<br \/>\n Ne nfuna essanyu (kuba)<br \/>\n Omulimu gwange ku nsi guliba guweddeyo<br \/>\n Ndiddayo mu ggulu:<\/p>\n<p>  2<br \/>\n Olugendo lwange mu nsi mwe mpita mbonobona<br \/>\n Mu ggulu ndibeera mu kiwummulo<br \/>\n Bwe ndibeera mu Yesu mu kibug&#8217;ekitukuvu,<br \/>\n Ndiyimba ewaffe<br \/>\n Ndiddayo mu ggulu(era)<br \/>\n Ne nfuna essanyu (kuba)<br \/>\n Omulimu gwange ku nsi guliba guweddeyo<br \/>\n Ndiddayo mu ggulu:<\/p>\n<p>  3<br \/>\n Mu kiwonvu ky&#8217;okufa siriba na kukankana<br \/>\n Yesu bw&#8217;aliba nga ankulembedde;<br \/>\n Ekisuubizo Yesu kye yampa bwe tutandeka<br \/>\n Ndituuka ewaffe<\/p>\n<p> Ndiddayo mu ggulu(era)<br \/>\n Ne nfuna essanyu (kuba)<br \/>\n Omulimu gwange ku nsi guliba guweddeyo<br \/>\n Ndiddayo mu ggulu:<\/p>\n","protected":false},"excerpt":{"rendered":"<p>Luganda Anglican Hymn OLUYIMBA 407: NDIDAYO MU GULU Lyrics &nbsp; OLUYIMBA 407: NDIDAYO MU GULU Ndiddayo mu ggulu(era) Ne nfuna essanyu (kuba) Omulimu gwange ku nsi guliba guweddeyo Ndiddayo mu ggulu: 1 Obulamu bwange ku nsi nange bwe nditwalibwa, Omusana n&#8217;ekiro nga bikomye: Ke kiseera ak&#8217;omuwendo n&#8217;omukisa gwa Yesu Ndiddayo ewaffe. Ndiddayo mu ggulu(era) Ne [&hellip;]<\/p>\n","protected":false},"author":1,"featured_media":0,"comment_status":"open","ping_status":"open","sticky":false,"template":"","format":"standard","meta":{"footnotes":""},"categories":[116],"tags":[],"class_list":["post-995","post","type-post","status-publish","format-standard","hentry","category-enjatula-luganda-anglican-hymns"],"amp_enabled":true,"_links":{"self":[{"href":"https:\/\/treasurehymns.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/posts\/995","targetHints":{"allow":["GET"]}}],"collection":[{"href":"https:\/\/treasurehymns.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/posts"}],"about":[{"href":"https:\/\/treasurehymns.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/types\/post"}],"author":[{"embeddable":true,"href":"https:\/\/treasurehymns.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/users\/1"}],"replies":[{"embeddable":true,"href":"https:\/\/treasurehymns.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/comments?post=995"}],"version-history":[{"count":0,"href":"https:\/\/treasurehymns.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/posts\/995\/revisions"}],"wp:attachment":[{"href":"https:\/\/treasurehymns.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/media?parent=995"}],"wp:term":[{"taxonomy":"category","embeddable":true,"href":"https:\/\/treasurehymns.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/categories?post=995"},{"taxonomy":"post_tag","embeddable":true,"href":"https:\/\/treasurehymns.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/tags?post=995"}],"curies":[{"name":"wp","href":"https:\/\/api.w.org\/{rel}","templated":true}]}}