{"id":931,"date":"2025-12-09T21:49:56","date_gmt":"2025-12-09T21:49:56","guid":{"rendered":"https:\/\/treasurehymns.com\/luganda\/2025\/12\/09\/oluyimba-35-abakristaayo-boona-abomu-nsi-lyrics\/"},"modified":"2025-12-09T21:49:56","modified_gmt":"2025-12-09T21:49:56","slug":"oluyimba-35-abakristaayo-boona-abomu-nsi-lyrics","status":"publish","type":"post","link":"https:\/\/treasurehymns.com\/luganda\/enjatula-luganda-anglican-hymns\/oluyimba-35-abakristaayo-boona-abomu-nsi-lyrics\/","title":{"rendered":"OLUYIMBA  35: ABAKRISTAAYO BOONA-AB&#8217;OMU NSI Lyrics"},"content":{"rendered":"<h2>Luganda Anglican Hymn OLUYIMBA  35: ABAKRISTAAYO BOONA-AB&#8217;OMU NSI Lyrics<\/h2>\n<p>&nbsp;<\/p>\n<p>OLUYIMBA  35: ABAKRISTAAYO BOONA-AB&#8217;OMU NSI<br \/>\n         1<br \/>\n ABAKRISTAAYO bonna-ab&#8217;omu nsi<br \/>\n Mugolokoke leero n&#8217;essanyu<br \/>\n Mutendereze Omulokozi<br \/>\n Eyazaalirwa-e Beesirekemu:<br \/>\n Bamalayika be be baasooka<br \/>\n Okutendereza Omwana oyo.<\/p>\n<p>  2<br \/>\n Bo baasooka okukibuulira<br \/>\n Abasumba-abo abawombeefu;<br \/>\n Nti temutya,kubanga-olwa leero<br \/>\n Azaaliddwa-Omulokozi wammwe:<br \/>\n Leero Katonda kye yasuubiza<br \/>\n Kituukiridde: Yesu ye azze. <\/p>\n<p>  3<br \/>\n Awo ekibiina ne kirabika<br \/>\n Eggye lyonna-erya bamalayika<br \/>\n Nga bayimba oluyimba-olugya,<br \/>\n Nga batendereza okwagal<br \/>\n Okwamuleeta okuzaalibwa<br \/>\n N&#8217;obuwombeefu obwenkanidde-awo.<\/p>\n<p>  4<br \/>\n Nabo bwe baamala-okuwulia<br \/>\n Amangu ago ne bagolokoka,<br \/>\n Ne bagendayo mbiro nnyingi nnyo<br \/>\n Balabe Katonda kye yakola;<br \/>\n Ne basanga Omwana we Yesu,<br \/>\n Ne bamusinza n&#8217;essanyu lingi.<\/p>\n<p>  5<br \/>\n Naffe twanguwe-okugulumiza<br \/>\n Ekisa-ekingi-eky&#8217;Omulokozi;<br \/>\n Tujjukirenga-ekisa kye kyonna<br \/>\n Ekyamuleeta-okutufiirira;<br \/>\n Bwotutyo bwe tunaamuyimbira<br \/>\n Kabaka waffe-ow&#8217;olubeerera<\/p>\n","protected":false},"excerpt":{"rendered":"<p>Luganda Anglican Hymn OLUYIMBA 35: ABAKRISTAAYO BOONA-AB&#8217;OMU NSI Lyrics &nbsp; OLUYIMBA 35: ABAKRISTAAYO BOONA-AB&#8217;OMU NSI 1 ABAKRISTAAYO bonna-ab&#8217;omu nsi Mugolokoke leero n&#8217;essanyu Mutendereze Omulokozi Eyazaalirwa-e Beesirekemu: Bamalayika be be baasooka Okutendereza Omwana oyo. 2 Bo baasooka okukibuulira Abasumba-abo abawombeefu; Nti temutya,kubanga-olwa leero Azaaliddwa-Omulokozi wammwe: Leero Katonda kye yasuubiza Kituukiridde: Yesu ye azze. 3 Awo ekibiina [&hellip;]<\/p>\n","protected":false},"author":1,"featured_media":0,"comment_status":"open","ping_status":"open","sticky":false,"template":"","format":"standard","meta":{"footnotes":""},"categories":[116],"tags":[],"class_list":["post-931","post","type-post","status-publish","format-standard","hentry","category-enjatula-luganda-anglican-hymns"],"amp_enabled":true,"_links":{"self":[{"href":"https:\/\/treasurehymns.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/posts\/931","targetHints":{"allow":["GET"]}}],"collection":[{"href":"https:\/\/treasurehymns.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/posts"}],"about":[{"href":"https:\/\/treasurehymns.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/types\/post"}],"author":[{"embeddable":true,"href":"https:\/\/treasurehymns.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/users\/1"}],"replies":[{"embeddable":true,"href":"https:\/\/treasurehymns.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/comments?post=931"}],"version-history":[{"count":0,"href":"https:\/\/treasurehymns.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/posts\/931\/revisions"}],"wp:attachment":[{"href":"https:\/\/treasurehymns.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/media?parent=931"}],"wp:term":[{"taxonomy":"category","embeddable":true,"href":"https:\/\/treasurehymns.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/categories?post=931"},{"taxonomy":"post_tag","embeddable":true,"href":"https:\/\/treasurehymns.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/tags?post=931"}],"curies":[{"name":"wp","href":"https:\/\/api.w.org\/{rel}","templated":true}]}}