{"id":924,"date":"2025-12-09T21:49:55","date_gmt":"2025-12-09T21:49:55","guid":{"rendered":"https:\/\/treasurehymns.com\/luganda\/2025\/12\/09\/oluyimba-343-nsanyukira-ekigambo-kino-lyrics\/"},"modified":"2025-12-09T21:49:55","modified_gmt":"2025-12-09T21:49:55","slug":"oluyimba-343-nsanyukira-ekigambo-kino-lyrics","status":"publish","type":"post","link":"https:\/\/treasurehymns.com\/luganda\/enjatula-luganda-anglican-hymns\/oluyimba-343-nsanyukira-ekigambo-kino-lyrics\/","title":{"rendered":"OLUYIMBA  343: NSANYUKIRA EKIGAMBO KINO Lyrics"},"content":{"rendered":"<h2>Luganda Anglican Hymn OLUYIMBA  343: NSANYUKIRA EKIGAMBO KINO Lyrics<\/h2>\n<p>&nbsp;<\/p>\n<p>OLUYIMBA  343: NSANYUKIRA EKIGAMBO KINO<br \/>\n         1<br \/>\n NSANYUKIRA ekigambo kino<br \/>\n Yesu Mukama atwagala nnyo:<br \/>\n Alina bingi ebisanyusa;<br \/>\n Naye-ekisinga nti Nze kwagala.<\/p>\n<p> Anjagala,anjagala;<br \/>\n Nga kitalo (o)kunjagala!<br \/>\n Anjagal(a) olw&#8217;ekisa kye,nange era mmwagala.<\/p>\n<p>  2<br \/>\n Bwe mba nnyonoona ne mmwerabira,<br \/>\n Yesu tandeka kubula ddala:<br \/>\n Ampita mangu-okumweyuna ye;<br \/>\n Era-anjijukiza-okwagala kwe;<\/p>\n<p> Anjagala,anjagala;<br \/>\n Nga kitalo (o)kunjagala!<br \/>\n Anjagal(a) olw&#8217;ekisa kye,nange era mmwagala.<\/p>\n<p>  3<br \/>\n Bwe nditunuulira-ekitiibwa kyo,<br \/>\n Ndiyimuba ntya,bwe siyimba bwe ntyo?<br \/>\n Nnyimba emirembe n&#8217;emirembe,<br \/>\n Yesu kiki-ekyakunjagaza nze?<\/p>\n<p> Anjagala,anjagala;<br \/>\n Nga kitalo (o)kunjagala!<br \/>\n Anjagal(a) olw&#8217;ekisa kye,nange era mmwagala.<\/p>\n<p>  4<br \/>\n Anjagala,nange mmwagala ye:<br \/>\n Yakka mu nsi plw&#8217;okwagala kwe;<br \/>\n -Okwagala kwamuleeta ku muti;<br \/>\n Yesu atwagala ffe bwagazi.<\/p>\n<p> Anjagala,anjagala;<br \/>\n Nga kitalo (o)kunjagala!<br \/>\n Anjagal(a) olw&#8217;ekisa kye,nange era mmwagala.<\/p>\n","protected":false},"excerpt":{"rendered":"<p>Luganda Anglican Hymn OLUYIMBA 343: NSANYUKIRA EKIGAMBO KINO Lyrics &nbsp; OLUYIMBA 343: NSANYUKIRA EKIGAMBO KINO 1 NSANYUKIRA ekigambo kino Yesu Mukama atwagala nnyo: Alina bingi ebisanyusa; Naye-ekisinga nti Nze kwagala. Anjagala,anjagala; Nga kitalo (o)kunjagala! Anjagal(a) olw&#8217;ekisa kye,nange era mmwagala. 2 Bwe mba nnyonoona ne mmwerabira, Yesu tandeka kubula ddala: Ampita mangu-okumweyuna ye; Era-anjijukiza-okwagala kwe; Anjagala,anjagala; [&hellip;]<\/p>\n","protected":false},"author":1,"featured_media":0,"comment_status":"open","ping_status":"open","sticky":false,"template":"","format":"standard","meta":{"footnotes":""},"categories":[116],"tags":[],"class_list":["post-924","post","type-post","status-publish","format-standard","hentry","category-enjatula-luganda-anglican-hymns"],"amp_enabled":true,"_links":{"self":[{"href":"https:\/\/treasurehymns.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/posts\/924","targetHints":{"allow":["GET"]}}],"collection":[{"href":"https:\/\/treasurehymns.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/posts"}],"about":[{"href":"https:\/\/treasurehymns.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/types\/post"}],"author":[{"embeddable":true,"href":"https:\/\/treasurehymns.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/users\/1"}],"replies":[{"embeddable":true,"href":"https:\/\/treasurehymns.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/comments?post=924"}],"version-history":[{"count":0,"href":"https:\/\/treasurehymns.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/posts\/924\/revisions"}],"wp:attachment":[{"href":"https:\/\/treasurehymns.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/media?parent=924"}],"wp:term":[{"taxonomy":"category","embeddable":true,"href":"https:\/\/treasurehymns.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/categories?post=924"},{"taxonomy":"post_tag","embeddable":true,"href":"https:\/\/treasurehymns.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/tags?post=924"}],"curies":[{"name":"wp","href":"https:\/\/api.w.org\/{rel}","templated":true}]}}