{"id":824,"date":"2025-12-09T21:49:48","date_gmt":"2025-12-09T21:49:48","guid":{"rendered":"https:\/\/treasurehymns.com\/luganda\/2025\/12\/09\/oluyimba-252-mmwe-mwenna-abanoonya-okutuuka-mu-ggulu-lyrics\/"},"modified":"2025-12-09T21:49:48","modified_gmt":"2025-12-09T21:49:48","slug":"oluyimba-252-mmwe-mwenna-abanoonya-okutuuka-mu-ggulu-lyrics","status":"publish","type":"post","link":"https:\/\/treasurehymns.com\/luganda\/enjatula-luganda-anglican-hymns\/oluyimba-252-mmwe-mwenna-abanoonya-okutuuka-mu-ggulu-lyrics\/","title":{"rendered":"OLUYIMBA  252: MMWE MWENNA ABANOONYA-OKUTUUKA MU GGULU Lyrics"},"content":{"rendered":"<h2>Luganda Anglican Hymn OLUYIMBA  252: MMWE MWENNA ABANOONYA-OKUTUUKA MU GGULU Lyrics<\/h2>\n<p>&nbsp;<\/p>\n<p>OLUYIMBA  252: MMWE MWENNA ABANOONYA-OKUTUUKA MU GGULU<br \/>\n         1<br \/>\n MMWE mwenna abanoonya-okutuuka mu ggulu,<br \/>\n Mulabe ku Mukama,mubeere n&#8217;essanyu;<br \/>\n Tewali kkubo ddala,bwe mutayingira<br \/>\n Mu luggi lw&#8217;omu ggulu olwalagirirwa.<\/p>\n<p>  2<br \/>\n Oluggi olwo ye Yesu-eyatugamba nti:<br \/>\n Buli akkiriza nze asonyiyibwa-ebibi;<br \/>\n Mmwe mwenna abakooye,kale mujje gye ndi<br \/>\n Nammwe aboonoonyi be najja-okulokola.<\/p>\n<p>  3<br \/>\n Leero terunnaggalwa oluggi lw&#8217;eggulu;<br \/>\n Lukyali-awo luggule okuyingiramu.<br \/>\n Kale tolwa,yanguwa okuyita omwo;<br \/>\n Katonda-akugamba ntiKale jjangu leero.<\/p>\n","protected":false},"excerpt":{"rendered":"<p>Luganda Anglican Hymn OLUYIMBA 252: MMWE MWENNA ABANOONYA-OKUTUUKA MU GGULU Lyrics &nbsp; OLUYIMBA 252: MMWE MWENNA ABANOONYA-OKUTUUKA MU GGULU 1 MMWE mwenna abanoonya-okutuuka mu ggulu, Mulabe ku Mukama,mubeere n&#8217;essanyu; Tewali kkubo ddala,bwe mutayingira Mu luggi lw&#8217;omu ggulu olwalagirirwa. 2 Oluggi olwo ye Yesu-eyatugamba nti: Buli akkiriza nze asonyiyibwa-ebibi; Mmwe mwenna abakooye,kale mujje gye ndi Nammwe [&hellip;]<\/p>\n","protected":false},"author":1,"featured_media":0,"comment_status":"open","ping_status":"open","sticky":false,"template":"","format":"standard","meta":{"footnotes":""},"categories":[116],"tags":[],"class_list":["post-824","post","type-post","status-publish","format-standard","hentry","category-enjatula-luganda-anglican-hymns"],"amp_enabled":true,"_links":{"self":[{"href":"https:\/\/treasurehymns.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/posts\/824","targetHints":{"allow":["GET"]}}],"collection":[{"href":"https:\/\/treasurehymns.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/posts"}],"about":[{"href":"https:\/\/treasurehymns.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/types\/post"}],"author":[{"embeddable":true,"href":"https:\/\/treasurehymns.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/users\/1"}],"replies":[{"embeddable":true,"href":"https:\/\/treasurehymns.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/comments?post=824"}],"version-history":[{"count":0,"href":"https:\/\/treasurehymns.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/posts\/824\/revisions"}],"wp:attachment":[{"href":"https:\/\/treasurehymns.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/media?parent=824"}],"wp:term":[{"taxonomy":"category","embeddable":true,"href":"https:\/\/treasurehymns.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/categories?post=824"},{"taxonomy":"post_tag","embeddable":true,"href":"https:\/\/treasurehymns.com\/luganda\/wp-json\/wp\/v2\/tags?post=824"}],"curies":[{"name":"wp","href":"https:\/\/api.w.org\/{rel}","templated":true}]}}