Site icon Treasure Hymns – Luganda

Hymn 92 Nga Ffe Tutunuulira Lyrics

Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns Hymn 92 Nga Ffe Tutunuulira Lyrics

 

1
Nga ffe tutunulira, Eggulu litegeeza,
Ekitiibwa kyo,- Yesu, Ngokolez(a) etta-baza ez’ekiro.

chorus 1
Oli Mutukuvu, Ayi Mukama! Ojjudd(e) eggulu n’ensi,
Bonna batendereza, Ayi Yesu!

2
Kiseera ky’enzikiza, Kitwetoolodde, Yesu;
Emmunyeenye zi-bikka Amaaso go Ka-tonda, Tuyimuse.

3
Mukama w’obulamu, Waggulu w(e) emmunyeenye,
Tuwambatire- ffenna, N’emikono gyo,- Yesu, Tukwagala.

4
(E)mmunyeenye bwe zigenda, Er(a) enjuba n’omwezi,
(E)mmambya esale ku nsi, Abantu tuzuu-kuke, Tukulabe.

Exit mobile version