Site icon Treasure Hymns – Luganda

Hymn 89 Yesu Mukama Wulira Lyrics

Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns Hymn 89 Yesu Mukama Wulira Lyrics

 

1
Yesu buli nkya wulira, Okusaba kwange,
Nze kwe nsaba mu linnya lyo, Nga nkowoola gy’oli.

2
Katond(a) oli Mutukuvu, Okyawa obubi!
Nze nsembera mu maaso go, Lwa kusasira kwo.

3
Omwoyo wo annu’ngamye, Mu mpenda zo zonna
Longosa buli kye nkola, Era kye ndowooza.

4
Bonn(a) abatya erinnya lyo, Olibawanguza,
Mukama Ggwe ngabo yaffe, Ggwe bwesige bwaffe.

Exit mobile version