Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns Hymn 47 Balina Omukisa Lyrics
1
Bali-na (o)-mu-kisa
Aba-sibwa (a)-wamu,
Okwe-gatta- ne Mu-kama,-
Ly’essa-nyu ly’e-ggulu!
2
Mu maa-so g’e-ntebe,
Tusa-bir(a) a-baffe,
(A)mazi-ga, no-kutya- kwaffe,-
Byonna- tule-k(a) awo.
3
Bali-na (o)mu-kisa,
Abo (a)bakki riza,
Oku-suubi-za kwa- Yesu,-
Abo- (a)bamwe-siga.
4
Bwe twa-wuka-na ffe,
Tulu-mwa mu- mwoyo;
Naye- tusuu-bira- nate,-
Oku-laba-gana.