Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns Hymn 4 Tusinza Nnyo Erinnya Lye Lyrics
1
Tusinza nnyo erinya lye (O)mulokozi waffe:
Awamu n’abantu- bo-nna, Kabaka waffe Yesu;
Awamu n’abantu bo-nna, Kabaka wa-ffe Yesu.
2
Abant(u) abaasonyiyibwa olwekisa kye Ye,
Mumufukaamiri-re-nga, Kabaka wafe Yesu;
Mumufukaamiri-re-nga, Kabaka wa-ffe Yesu.
chorus 1
3 Amawanga gonn(a) agensi, Mujje eri Yesu;
Tumuw(e) ekitiibwa kyo-nna, Kabaka waffe Yesu;
Tumuw(e) ekitiibwa-kyo-nna, Kabaka wa-ffe Yesu.
4
(A)wamu ne bamalayika, Ffe tulimusinza,
Okumweyanza bu-li-jjo, Kabaka waffe Yesu;
Okumweyanza bu-li-jjo, Kabaka wa-ffe Yesu.