Site icon Treasure Hymns – Luganda

Hymn 28 Twalanga Erinnya lya Yesu Lyrics

Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns Hymn 28 Twalanga Erinnya lya Yesu Lyrics

 

1
Twalang(a) erinnya lya Yesu Ggwe omwana (o)w’ennaku,
Lireet(a) essanyu n’eddembe, Litwale buli wodda

chorus 1
Nga ddungi, ddungi nnyo,
Ssuubi n’essanyu lyaffe:
Nga ddungi, ddungi nnyo,
Ssuubi n’essanyu lyaffe.

2
Twalang(a) erinnya lya Yesu, Ng’engabo ekukuuma,
(E)bikemo bwe bikulumba, Kowoolang(a) erinnya lye.

3
Lya kitiibwa erinnya lye, Linsanyusa mu mwoyo,
Ng(a) atukutte mu ngalo ze, Ffe nga tumuyimbira.

4
Tusinz(a) erinnya lya Yesu, Nga tuvunnama wali:
Alitutikir(a) engule, (O)lugendo nga luwedde.

Exit mobile version