Site icon Treasure Hymns – Luganda

Hymn 232 Netaaga Okuwulira Lyrics

Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns Hymn 232 Netaaga Okuwulira Lyrics

 

1
Netaaga okuwulira Ku by’obulokozi-;
Nnyongere okubimanya (E)bigambo bya Yesu;
Bye biga-mbo ddala Eby obu-loko-zi.

chorus 1
(E)bigambo byo birungi nnyo, Eby’obulokozi-;
(E)bigambo byo birungi nnyo, Eby’obulokozi.

2
Mukama yekka atuwa (E)bigambo by’essanyu-;
Ebireeta omwonoonyi, Eri obulamu;
Mukama- by’atuwa Bitutu-se gya-li.

3
Ebigambo bya Mukama, Mwe mul(i) obulamu-;
Era bituwa eddembe, N’amaanyi g’omwoyo;
Ebibi bi-gwawo, Mu linya- lya Ye-su.

Exit mobile version