Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns Hymn 23 Yesu Gw’oli Ssanyu Lyaffe Lyrics
1
Yesu gw’oli ssanyu lyaffe,
Gwoli- mu-sa-na gw’a-bantu;
Twalek(a) eby’omu nsi muno-,
Ne tusanyu-kira- mu- Ggwe.
2
(A)mazima go tegakyuka,
Olo-ko-l(a) a-bakwe-siga;
Abakunoonya besiima,-
Abakula-ba ba-kku-ta.
3
Ggwe (O)mugaati gw’obulamu,
Twetta-ni-r(a) o-kulii-sibwa;
Tunywa mu Ggw(e)
Ensul(o) ennamu,-
Otuwony(a) e-nnyonta- ya-ffe.
4
Wonna tukyukira gyoli,
Gw’oli- ki-wu mmulo- kyaffe
Bw’otusiima, tusanyuka,-
Bw’obeera na-ffe- tu-la-ma.
5
Jjang(u) otubeesebeese ffe,
Tule-m(e) o-ku-bulu-buta
(E)kizikiza (e)kyensi goba,-
Otwakiz(e) o-musa-na- gwo.