Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns Hymn 227 Twala Obulamu Bwange Lyrics
1
Twal(a) obu-la-mu bwange, Obutu-ku-ze bwo-nna;
Twal(a) emiko-no gyange-, Gikozese byo-ya-gala,
Gikole byo-yagala.
2
Twal(a) ebi-ge-re byange, Bitambu-le-ku lu-lwo;
Twal(a) eddoboo-zi lyange-, Likuyimbire- Ka-baka,
Likuyimbi-re wekka!
3
Twala na-ka-mwa kange, Kajjuz(e) o-bu-baka-bwo;
(E)bintu byange- (e)by’omunsi-, Bikozese by’o-ya-gala,
Bikole byo-yagala.
4
Twal(a) ebyo-bye-njagala, Byonna bi-fuu-ke bi-byo:
Twal(a) omuti-ma gwange-, Ogufuule e-nte-be yo,
Entebe kwo-fugira.
5
Twal(a) okwa-ga-la kwange, Kwonna ku-bee-re kukwo;
Ntwala nzenna mbe wuwo , Emiremb(e) egi-ta-ggwawo
(E)miremb(e) egi-takoma.