Site icon Treasure Hymns – Luganda

Hymn 220 Ba Mukisa Lyrics

Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns Hymn 220 Ba Mukisa Lyrics

 

1
Wulir(a) ebigambo bya Yesu, Bya bulamu bya mazima;
Gw(e) ataty(a), atasaba, Wulira leero,
Ba mukis(a) abakwata ebyo.

chorus 1
Ba mukis(a) abakwat(a) amateeka,
Ba mukisa- Ba mukisa;
Ba mukis(a) abakwat(a) amateeka,
Ba mukisa, Nga besiimye!

2
Okuwulira nga tokola, (E)bisuubizo bye tofuna;
Okubiwulira kyokka tekiyamba,
Ba mukis(a) abakola ebyo.

3
Baliyingira mu kibuga, Teri kibi teri nnaku;
Nga batukuziddw(a) emirembe gyonna,
Balye ku muti (o)gwobulamu.

Exit mobile version