Site icon Treasure Hymns – Luganda

Hymn 210 Abakunguzi Banaava Wa? Lyrics

Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns Hymn 210 Abakunguzi Banaava Wa? Lyrics

 

1
Abakunguzi bali ludda wa, Baggye abantu mu ns(i) ey’ekibi?
N’ekigambo kye ekya mazima, (O)kutuus(a) omulimu nga guwedde.

chorus 1
Abakunguzi banaava wa? Abanaakola mu ssany(u) eringi
Abaneewayo, tukungaanye, Abantu be bave mu ns(i) embi?

2
Mu banoonye mu makubo gonna; Mulimu ababulidde omwo;
Munoonye wonna mu buli kifo, Muleete bonna olw’ensi empya.

3
Ennimiro wonna zengedde nnyo, Ensi erinze amakungula;
Naye abakozi batono nnyo, Tunafiirwa bingi bwe tulwawo.

4
Mujje mw(e) abantu be nebiwabyo, Tukungulire wam(u) abantu be;
Tugumiikiriz(e) omulimu, Tukungulire mu ssany(u) eringi.

Exit mobile version