Site icon Treasure Hymns – Luganda

Hymn 201 Katonda Afaayo Lyrics

Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns Hymn 201 Katonda Afaayo Lyrics

 

1
Ba n’essuubi- mu mutima, Katonda afaayo-;
Akuwamba-tira leero, Katonda afaayo.

chorus 1
Katonda afaayo,
Yonna, yonna, gy’onogenda;
Afaayo nnyo- gyoli, – – –
Katonda a- – – faayo.
[afaayo]

2
Mu bizibu- byonn(a) ebyensi, Katonda afaayo-;
Mu bintu byo-nn(a) eby entiisa, Katonda afaayo.

3
Byewetaaga- (a)nabikuwa, Katonda afaayo-;
Addamu bo-nn(a) abasaba, Katonda afaayo.

4
Mu bikemo- eby’entisa, Katonda afaayo-;
Wesige ye- yekka totya, Katonda afaayo.

Exit mobile version