Site icon Treasure Hymns – Luganda

Hymn 199 Tukola Lwa Kwagala Lyrics

Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns Hymn 199 Tukola Lwa Kwagala Lyrics

 

1
Tukola lwa kwagala, Kutuwa amaanyi.
Kutuw(a) ekisa ekingi Er(i) abantu bonna.

chorus 1
Wakisa, Era yatuzaala; Mwagazi, Tumufanane;
Tukola lwa kwagala, kutuwa amaanyi,
Kutuwa ekis(a) ekingi Er(i) abantu bonna.

2
Ensi ejjudde (e)nnaku, Endwadde n’ekibi;
Olw’okwagala tufuba, Kulw(a) abantu bonna.

3
Emitima gijjule Essanyu bulijjo,
Bwe tubeera n’okwagala (O)musana gwe gwaka.

4
Bwe tulituuka eri Ewaffe mu ggulu,
Ennyimba zaffe ziriba Ku kisa kya Yesu.

Exit mobile version