Site icon Treasure Hymns – Luganda

Hymn 183 Essanyu n’Eddembe Lyrics

Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns Hymn 183 Essanyu n’Eddembe Lyrics

 

1
Essanyu neddembe tulifuna, Essanyu neddembe tulifuna,
Essanyu neddembe tulifuna, Yesu bw’alikomawo.

chorus 1
Ng’azz(e) atutwa-1(e)ka, A-baagalwa be fenna;
Tuliba mu ssanyu Yesu ng’azze, Okututwala eka.

2
Tewaliba nnaku Yesu ng’azze, Tewaliba nnaku Yesu ng’azze;
Tewaliba nnaku Yesu ng’azze Okututwala eka.

3
Teriba maziga mu nsi eyo, Teriba maziga mu nsi eyo
Teriba maziga mu nsi eyo, Yesu bw’alikomawo.

4
Tuliyimba nnyimba za kusuuta, Tuliyimba nnyimba za kusuuta,
Tuliyimba nnyimba za kusuuta, Yesu bw’alikomawo.

Exit mobile version