Site icon Treasure Hymns – Luganda

Hymn 180 Waliwo Ensi Ennungi Lyrics

Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns Hymn 180 Waliwo Ensi Ennungi Lyrics

 

1
Waliwo ensi ennungi nnyo, (O)lwokukkiriza tugiraba;
Mükama atulindiridde, Okütusembeza ffe gy’ali.

chorus 1
Mu ssanyu jjereere, Tulisisinkana mu ggulu;
Mu ssanyu jjereere, Tulibeera n’Omulokozi.

2
Mu nsi eyo tunaayimbanga: Ennyimba zessanyu eringi,
Eyo tewaliba kukaaba, Tulibeera mu ddembe lyokka.

3
Eyo Kitaff(e) owomu ggulu, Tunasuutang(a) obulungi bwe,
Olw’ekirabo kyokwagala, Era n’emikisa gyatuwa.

Exit mobile version