Site icon Treasure Hymns – Luganda

Hymn 172 Ffe Twayitibwa Ku Mbaga Lyrics

Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns Hymn 172 Ffe Twayitibwa Ku Mbaga Lyrics

 

1
Ffe twayitibwa ku mbaga ye, Tutuule wamu n’abantu be,
Kale nno tulibeera tutya, Kabaka ng’azze?

chorus 1
Kale owo-luganda, Yesu- lw’alijja,
Olibeera ku ludda ki, Kabaka ng’azze?

2
Ng’atikidd(e) engule ku mutwe, Nekitiibw(a) oyo eyattibwa,
Entiisa eribaawo nnene, Kabaka ng’azze.

3
Alijja wamu nokumyansa, Byonna bye tukisa abantu;
Birimanyibwa buli muntu, Kabaka ng’azze.

4
Alisanyukira ababe, Abaliba mu ngoy(e) enjeru;
Tugume tuwangule byonna, Kabaka ng’azze.

5
Mukama otuwe ekisa, Fenna tukulindirirenga;
Tusanyuke okukulaba, Bwonooba ng’ozze.

Exit mobile version