Site icon Treasure Hymns – Luganda

Hymn 127 Bwenfuna Eddembe Lyrics

Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns Hymn 127 Bwenfuna Eddembe Lyrics

 

1
Bwe nfun(a) eddembe mu bula-mu bwange, Oba bwe mbeera mu nnaku.
Onjigirize okukkirizanga, Buli mbeera yonna mwontadde.

chorus 1
Mirembe, Mirembe; Mukama njagala mirembe.

2
Setani bw’aleeta ebi-kemo bye, Yimusa essuubi lyange,
Nti Yesu alab(a) obunafu bwange, Era Ye atambula nange.

3
(E)kigambo kino kyokka kye- neesiga, Nti ebibi byange byonna,
Byakomererwa ku musaalaba gwe, Mukama Yesu yeebazibwe.

4
Mukama ayanguye o-lunaku, Olulibikkula byonna;
(E)ssuubi liritukirira lwalidda, Ndimulaba Yesu n’amaaso.

Exit mobile version