Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns Hymn 126 Nkwetaaga Bulijjo Lyrics
1
Nkwetaaga bulijjo, Ayi- Ye-su;
Sirina mirembe, Wantu wo-nna.
chorus 1
Nkwetaaga ayi Yesu, Bulijjo nkwetaaga;
Ompe omukisa gwo, Jjangu- gyendi.
2
Netaaga obeere, Kumpi- na-nge;
Ebikemo byonna, Ggw(e) obi-go-ba.
3
Nkwetaaga mu ssanyu, Ne mu-nna-ku,
Ggwe obeere nange, Nnem(e) o-ku-fa.
4
Onjigirizenga, By’oya-ga-la,
Ebisuubizo byo, Bibe- mu- nze.
5
Ekiseera kyonna, Ayi Mu-ka-ma,
Netaaga onfuule, Omwana-na-wo.