Site icon Treasure Hymns – Luganda

Hymn 121 Nze Omwonoonyi Lukulwe Lyrics

Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns Hymn 121 Nze Omwonoonyi Lukulwe Lyrics

 

1
Nz(e) omwonoonyi lukulwe, Yesu yafa ku lwange;
Yafa mbeere mu ggulu, Yafa nze nneme kufa;
Ng’ettabi ku zzabbibu, Ndi wuwe naye wange.

2
(O)Kwagala kwe kungi nnyo, Kutuuka waggulu nnyo;
Era kukka wansi nnyo, Kwo kwa mirembe gyonna;
Yannoonya n’anzuula nze, Nga sinnamukowoola!

3
Omwonoonyi lukulwe, Kri-sto ye byonna gyendi;
Amanyi byeneetaaga, Annumirwak(o) ennaku;
Nze bwemba naye sitya, Abeera ngabo yange.

Exit mobile version