Site icon Treasure Hymns – Luganda

Hymn 118 Nakyama Okuva ku Yesu Lyrics

Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns Hymn 118 Nakyama Okuva ku Yesu Lyrics

 

1
Nakyam(a) okuva ku- Yesu, Nkomawo eka;
(E)bibi byange binko-yezza, Nkomawo eka.

chorus 1
Nkomawo, nkomawo; Sikyabungeeta,
Nkwata mu miko-no gyo, Nkomawo eka.

2
(E)biro bingi nga nnyo-noona, Nkomawo eka;
Nnakuwadde nnyo (O)lw’e-bibi, Nkomawo eka.

3
Yesu nkoy(e) okubu-ngeeta, Nkomawo eka;
(O)kwagala kwo kwe nnee-siga, Nkomawo eka.

4
Musaayi gwo gwennee-taaga, Nkomawo eka,
Ntukuza nsing(e) omu-zira, Nkomawo eka.

Exit mobile version