Site icon Treasure Hymns – Luganda

Hymn 109 Buli Muntu Yenna Awulire Lyrics

Enyimba za Kristo Luganda Sda Hymns Hymn 109 Buli Muntu Yenna Awulire Lyrics

 

1
Buli muntu yenna awulire Ebigambo by’Omulokozi w’ensi,
Bunya wonna wonna nti akkiriza, Alirokoka – – – mu ye.

chorus 1
Buli awulira, ekigambo kye
Ategez(e) abalala mu nsi yonna,
Kitaffe ayita – Komawo eka
Bul(i) awulidde – – – jjangu.

2
Buli muntu yenna asembere, Oluggi (o)lw’omu ggulu lugguddwawo,
Yesu ge mazima, lye Kkubo lyaffe, Ekibalwisa – – – kiki?

3
Buli muntu yenna ayagala, Ekigambo kya Katond(a) atalimba;
Kale bannange, tubuny(e) ettendo lye, Atugabidde – – – buwa.

Exit mobile version