Site icon Treasure Hymns – Luganda

OLUYIMBA 306: OTULUMGGAMYE,MUKAMA WAFFE Lyrics

Luganda Anglican Hymn OLUYIMBA 306: OTULUMGGAMYE,MUKAMA WAFFE Lyrics

 

OLUYIMBA 306: OTULUMGGAMYE,MUKAMA WAFFE
1
OTULUMGGAMYE,Mukama waffe,
Eri essanyu ly’olina wekka;
Kuuma-emisana ffe-abaana-abato,
Era-otukuume-ekiro.

2
Naye mpozzi tuliraba-akabi;
Kale tumwesige-Omulokozi;
Ye taalemenga kutujjanjaba
Gye tuligenda yonna.

3
Ffe tuli bato,ggwe-oli mukulu;
Ggwe-olina-amanyi,tuli banafu;
Mu nsi muno tukugoberere,
Tutuulenga naawe-eyo

Exit mobile version