Site icon Treasure Hymns – Luganda

OLUYIMBA 129: KRISTO,BW’ATYO,BWE YEEWAYO Lyrics

Luganda Anglican Hymn OLUYIMBA 129: KRISTO,BW’ATYO,BWE YEEWAYO Lyrics

 

OLUYIMBA 129: KRISTO,BW’ATYO,BWE YEEWAYO
1
KRISTO,bw’atyo,bwe yeewayo
Ku lwaffe, ku muti;
Bwe tutyo naffe tweweeyo,
Okulokolebwa.

2
Omubiri gwe ye mmere
Eriisa-abeetaaga
Kigambo kye tekiggwaawo
Emirembe gyonna.

3
Otuliise-omubiri gwo
Tunywe-omusaayi gwo;
Nga bwe tusembera gy’oli
Tufune-obulamu.

4
Kitiibwa eri Kitaffe
Era neri-Omwana.
N’eri-Omwoyo-Omutukuvu
Emirembe gyonna.

Exit mobile version